Ekituufu nze siyinza kutwala Winnie Nwagi ngaLynda Ddane waali.:- Chozen Blood ayabizza ebyama

Abayimbi Winnie Nwagi ne munne Chozen Blood baalowoozebbwa okubeera nga beekuba amatooke okumala akaseera era nga bano babadde ssi balambulukufu bulungi ku nsonga zino nga babadde beebalama ebibuuzo ebikwata ku nsonga zino

I would choose Lynda Ddane over Winnie Nwagi - Chozen Blood

Kaakati ku lunaku  Chozen Blood ne Lynda Ddane baalabiddwako babiri era nga kino kyaleetedde omukozi wa Galaxy Fm okumubuuza ani gwalondako wakati wa Nwagi ne Lynda

Ono butereevu yagambiddewo nti atwala Lynda mukifo kya Winnie Nwagi

Loading...