VIDEO: Pallaso Asekeledde Aba Police Abamusabye Okuzaayo Empingu Zebamusibye – Abawemudde Nabagoba Ewuwe

By:Our reporter: Omuyimbi Pallaso yye yandiba omwaka 2020 mwakoledde buli kika kyamawulile

Ono nga ojeeko emisango jeyakakola juuzi wanno, yasazeewo okulwanagana nne Poliici ella bwebatyo nebamusiba Empingu zeyadusse nazzo.

Pallaso Kigambibwa nti yabadde mumakaage e makindye nebanne ella olwamazze okutamiila nebatandika okwoogela wagulu nga bwebasaba obuyambi bwetyo Poliici neyingilawo kyoka nga BBO bagamba baabadde banyumilwa byabwe

 

Loading...