KITALO: Kim Kardashian Akaabye Oluvanyuma Lwa Kanye West Okwaagala Divorce – Amusabye Ebyobufuzi Tabiteekamu Famile

By:Shifrah Kayaga: Mwana muwala Kim Kardashian Nagagga gaakaba gaakomba oluvanyuma lwomwami okutiisatiisa nga bwayagala divorce.

Kinajukilwa nti banno babadde bafuumbo abatukuvu ella ngawanno babbade bawezeza abaana abasuka mubasatu

Wabula, Omulilo ogwaayingila Kanye west kunsonga yokwaagala entebbe gwamuleetela okwoogela Ebyaama omwali nokukakasa abantu nga Kim Kardashian bweyali agenda okujamu Olubutto lwomwana wabwe eyasooka North West

Kino kanyiiza nyo Famile ya Kim wabula mukiffo kyo musajja okwetonda, yasalawo ayawukanne nemukyaala we mumateeka.

Kim nne Kanye wetwoogelela nga Basazeewo okusisinkana boogele kunsonga zino bazigonjoole

Loading...