VIDEO: I Have Never Loved Zari Hassan, She Was Just My Escort – Diamond Platinum Asseseza Abantu Bweyeeganye Zari

By:Shifrah Kayaga: Omuyimbi Abdul juma nga ono banji bamumanyi nga diamond platinum Aseseza abantu bweyeganidde zari Mulujudde

Ono bweyabadde ayogelako nabantu e Tanzania, yatongozeza mukyaala we Omupya ella nategeeza nti ono yagenda okutandika okumulabilila Engeli jaakuze

Diamond y ayongeddeko nti bulijjo anonya omwana agwaana Empeta nga ssi slayer ella Bwatyo nayongelako nti yabadde akooye bba Escort nolwekyo yesaawa asetolinge

Kubakyaala diamond bazze awasa nga bwebanoba mwemuli zari hassan, hamisa mobetto, wema sepettu, tanasha Dona, naabalala banji.

Wabula, Ekyewunyisa abantu kyekyokubeela nti omuwala Omupya ssi video Vixin wadde okubeela mubutaala Kuba abawala diamond bazze akwaana babadde mubeela bwezityo

Loading...