VIDEO: Diana Nabatanzi Yalina Buli Kika Kyampisa Embi – Nafuba Okumuteekamu Sente Yeteleeze Naye Byaagana. Omugagga Lwaasa Abotodde Ebyaama

By:Our reporter: Oluvanyuma lwomugagga Lwasa okuvaayo nayanjula ewamukyaala we angel, Kyadaaki Abotodde Ebyaama

Abantu banji babadde beebuza nti lwaki abawala nadala ba celeb bakaabila Omugagga Lwasa

Abandi byabasobedde Bwebaalabye nti nawankubadde lwaswa Alina abakyaala banji, babadde bamusuubila okuwasa kubakyaala babbade yegatta Nabo

Ku weekendi, ebifaananyi nne video zayitingana nga lwaasa ayanjudwa mwana muwala angel mubakadde bbe