Mc Kats alangidde Spice Diana ne manager we Roger obubbi. Mbu babba collabo ya Fille ne Ray G eya “NINA OMUSHESHE”

Omukozi wa Tv omututumufu era nga ono mwogezi mu mabaala era nga ono ye Mc Kats leero avuddeyo naalangira manager Roger era nga ono ye manager wa Spice Diana obubbi…

Read More »

Madox Ssematimba amaze naakirizza nti Jose Chameleon Legend

Jebuvuddeko wabaddewo embeera yookukubaganya empawa oba nga ddala omuyimbi Madox Ssematimba byeyayogera nti Jose Chameleon ssi legend bituufu oba nedda era nga abamu bagamba bituufu naye abasing nga bagamba Chameleon…

Read More »

Ssenyonga waloga mukazi wange Teddy ekikulukuto nga naakatandika okututumuka naye olowooza saakimanya. Okusirika sibeera mussiru. Kasajja gwe oli kalogo nnyo- Bujingo ayogedde ebikankana eri munne Ssenyonga. Amulangidde obulogo

Olutalo wakati w’abamu ku basumba abakuukuutivu omuli Bujingo nga ono wa ku house of prayer ministries ne munne owa P5 era nga ono ye Pr Ssennyonga lulabika nga ssi lwakuggwa…

Read More »

Katonda yamuntuma nga saadaaka. Wuuno omulokole asaadaase mukazi we naategeeza nti katonda yeeyamulagira

Kukyalo Busiika mu district ye ziroobwe weewagudde ekikangabwa omusajja ate nga ono musumba mu kanisa yaabalokole bwasazeeko muganzi we omutwe era namutta naalumiriza katonda okumulagira okukikola Makubuya Ivan nga kati…

Read More »

Zari Hassan ne Diamond bakyatambuliza ddala ensonga zoomu kisenge. Tanasha Donna omutima gumwewanise.

Kuntandikwa y’omwaka oguwedde, abaagala ababiri Diamond Platinums ne munne Zari Hassan baavaayo nebalangirira nga buli omu bwatadde munne era nga bwebeekyaye era Zari naalangira Diamond obwenzi obutagambika ne Diamond namuddamu…

Read More »

Man Utd squad confirmed for Europa League clash with Paul Pogba absent

Manchester United have flown to the Netherlands for their clash with AZ Alkmaar without Paul Pogba. Ole Gunnar Solskjaer has taken a 21-man squad for Thursday night’s Europa League clash,…

Read More »

Oyo Bebe Cool mussiru nnyo era tasaana kuyitibwa legend. nze okuyita oyo legend afazaala nkiyita Red Banton. Olutalo lwokubeera legend lweyongedde Weasal bwavuddeyo nagamba mbu ye amanyi legend omu yekka mu Uganda

Olutalo lwokubeera legend mu music industry yaawano lwatandika oluvannyuma lwa Madox  Ssematimba okuvaayo naategeeza nti muno mu Uganda temuli Legend mu bayimbi nga ojeeko ye yekka . Kino nno tekyasanyusa…

Read More »

Martha Kay ayogedde ku baasaasaanya obutambi bwe obw’obuseegu. Bagenda kuta obutambi obulala mu bbanga eritali lya wala bwebatabafuna.

Mu may w’omwaka guno obutambi bwa Martha Kay nga ali bute bwafuluma era ne busaasaana mu Uganda yonna n’ensi okutwalira awamu ekyaleetera Martha Kay okusooka okudduka mu ko mu ggwanga…

Read More »

Eddy Kenzo alaajanidde Rema Namakula era mu maziga amangi naamusaba okusigala nga ayagala muwala we Maya kubanga ye gwamanyi nga nnyina yekka

Omuyimbi Eddy Kenzo avuddeyo naatutegeeza ku nkolagala wakati wa muwala we era nga ye mwana we omukulu Maya neeyali muganzi we Rema Namakula era nga wano waatugambidde nti Maya atwala…

Read More »

Bobi Wine alayidde okukola ekivvulu ku independece day ku One Love Beach wali e busaabala era mbu tewali ayinza kumulemesa kaabeere Museveni

Omulwanirizi we ddembe Robert Kyagulanyi Ssentamu naye nga ono omulimu gwe tusinze okumumanyiramu kuyimba leero avuddeyo era naalayira okukola ekivvulu kya independence era nga kino agmbye nti agenda ku kituuma…

Read More »