Bambi!!! Omuyimbi Fille aziddwayo mu Rehab ku mpaka. Bamukutte nga mubbi

Emyezi mitono nnyo emabega , eyeeyita King of the Mic omukulu Mc Kats yatwalibwa mu Rehabilitation wali e Bukoto wadde nga ono oluvannyuma yaddukayo era nga yatoloka butolosi Kaakati kirabika…

Read More »

Bizuuse!!! Jose Chameleone yatuula ebigezo bya s.6 mu bubba. Ziizzno zeyafunye

Omuyimbi Joseph Mayanja ono nga amanyikiddwa nnyo nga Jose Chameleone yatuula ebigezo bya S.6 mu bubba wali ku ssomero lya ¬†Katuuso Community Secondary School omwaka oguwedde era nga tukuleetedde zeyafunye…

Read More »

Bakulu bokka!!! Aziz Azion ayogedde biki Kenzo byeyakola Mike Wine okumuwa oluyimba lwa yannimba .

Kirabika olutalo lwababiri bano lukyayindira ddala kubanga kati Aziz alina ebirala byayogedde ebibi ddala ku Kenzo mbu byeyakola okufuna collabo ya Yanimba ne Mike Wine. Biibino mu katambi  

Read More »

Family zammwe zijja kubonaabona nnyo nga mufudde:- Full Figure alabudde abawagizi ba People Power

Omuyimbi nga ono yoomu ku baggwako edda era nga ono ye Jenifer Full Figure lumu yaliko omu kubawagizi ba People Power era nga yoomu ku baali basinga okwogera ennyo mu…

Read More »

Carol Nantongo ayogedde ensonga lwaki yavudde mu Golden Band. Mulimu ensonga za ka sumbusa ke

Bwetubeera twogera ku bibiina ebisinze okuvaamu abayimbi abalina ebitone , toleka kwogera ku kibiina kya golden band ekikulirwa omukulu Meseach Semakula nga era ayaakasemba okuvaayo ye mwana muwala Carol Nantongo…

Read More »

Wangula emitwalo kumi(100000) ne Jajja bruce. Yiino engeri y’okuwangula sente zino

Jajja Bruce yafulumizza oluyimba lwe oluyitibwa Nabweteme naye ataddewo Challage omuwanguzi afuna emitwalo kkumi era nga ajja kulagibwa butereevu ku show ye.Laba ka video kano nga akulagirira engeri y’okikolamu

Read More »

KATAMBI: Jose Chameleone amaze nakkiriza nti ssi wakwesimbawo ku bwa Lord mayor bwa Kampala, asazeewo kugenda mu kifo kirala

Omuyimbi Jose Chameleone yamazze naakiraba nti bwajjira ku bwa Lord Mayor bagenda kumukuba akalulu n’enkoona enywe era asazeewo kugenda mu kifo kirala nnyo. Bino abyogedde mu katambi kano wammanga

Read More »

Bitabuse!!! Promoter Tamugi n’abayimbi abaamannya abalala bavuddeyo neboogera nga bwe balina siriimu

Promoter Tamugi nabayimbi abalala nga Babaritah ne Suply Naga bakoze oluyimba olulambika nti bali ku mpeke era nti balwadde ba siriimu. Oluyimba luulwo nawe weerabireko

Read More »

Kaakano akatambi nga Recho Rey yeewanira ku musajja nga bwalina amazzi amanji ennyo. Babadde ku studio omusajja nasabbalala

Omuyimbi Recho Ray yeewaanidde ku musajja nga bwalina amazzi amanji ennyo era asobola okutobya amassuka . Ooh bambi musajja wattu asabbaladde . Akatambi kaako naawe weerabireko

Read More »

KATAMBI: Bizuuse !!!! Yiino ensonga entuufu lwaki Pallaso yakubibwa e South Africa.

Agaakagwa ku meeza yaffe galaga nti omuyimbi Pius Mayaja abasinga gwebamanyi nga Pallaso takubibwa ngako ba xenophobia nga ye bwatugamba era nga ekituufu kirambikiddwa mu katambi kano wammanga Kigambibwa nti…

Read More »