“Kinkwasa ennaku enti buli kimu kyenkoze mu ntuuyo zange nnyumba yokka gyendaga ate nga nayo eri mu mabanja” Sheebah akaabye nga ayabulira TNS

Kinnajukirwa nti jebuvuddeko omuyimbi Sheebah Karungi yavaayo nateeka ekifaananyi kyakagalo komu makati era nga kyategeezebwa nti kano yali akasindikira Jeff Kiwa kulwensonga ezimu Kaakati Sheebah Karungi yavuddeyo nategeeza nti ku…

Read More »

Kenzo yeggala nga obukazi nga alowooza simanyi naye ono Hamzah sisobola kuganya bukazikazi kumusemberera: Rema alabudde Dr Hamzah ku bukazikazi

Omuyimbi Rema Namakula yafuna akaseera akazibu ennyo okulemesa eyaali bbawe okusemberera nga obukazikazi naye ono alayidde obutaddamu kkola nsobi eno kuleka buno kusemberera bbawe omupya Dr Hamza Ssebunnya Kirowoozebwa nti…

Read More »

Weasel Manizo atongozza olunaku lwa concert ye. Atottode engabana y’ensimbi ku sente ezinaavaamu mu show eno

Omuyimbi Weasel Manizo waakukola ekivvulu kye ekisooka oluvannyuma lwa munne gweyali ayimba naye Mowzey Radio okufiira mu buvuyo bw’ebbaala  wali Entebbe oluvannyuma lwokumukannyuga wansi Weasal yategeezezza nti ekivvulu kya nga…

Read More »

Luuluno oluyimba lwa Cindy ne Sheebah Karungi. Luno lwo lugenda kubeera lwa mwaka. Alwagala weeluli wano

Omuyimbi Cindy Sanyu akyayongerera ddala okulumba munne Sheebah Karungi naye nno lwa nsonga emu yokka, “mbu ddoboozi” era olutalo luno lwani asinga eddoboozi erirungi erisobola okukuba live show Ono yategeezezza…

Read More »

Omwana oyo namusonyiye kubanga mussiru ate muto :-Chagga ayogedde ensonga lwaki yasonyiye Weasal

Oluvannyuma lw’okufa kwa Mowzey Radio, omuyimbi Weasal Manizo baayawukana bubi nnyo n’eyali manager waabwe Chagga era nga bano beeyogerera ebigambo ebisongovu era nga babadde bamaze ebbanga nga teboogera. Chagga yayita…

Read More »

Ekituufu njagala nnyo omusajja ankonamu kubanga nkisubwa naye simulaba asobola okumattiza: Cindy ajereze abasajja bonna beyali akyekozeeko nabo nti banafu

Bwetubeera twogera ku bayimbi abamu ku bakyasinze okubonaabona mu nsonga z’omutima era ez’omukwano toyinza kwerabirayo Cindy Sanyu kubanga baawaako beebamulekawo. Kati ono yavuddeyo n’ategeeza nti nategeeza nti buli musajja gwasnga…

Read More »

Bitabuse!!!! Sheebah Karungi ne Jeff kiwa baawukanye bubi nnyo. Beevumye ebisongovu

Ennaku nga bbiri emabega, Omuyimbi Sheebah Karungi yavuddeyo naakola post nga alaga olugalo lwe olwawakati naawanddikirako ne’bigambo ebitegeeza nti guno mwaka mupya teri kumanyira, nkola ekyo kyenjagala okukola Mukusooka tekyategeerekeka…

Read More »

Olutalo olupya lubaluseewo wakati wa Rema ne Kenzo, Kigambibwa nti Rema yasinzeeyo ebyapa bya Kenzo okufuna ensimbi

Kirabika nga ensonga zino zikyalina akabanga okubeera nga ziggwera ddala era nga lwatandika oluvannyuma lwa Rema Namakula okuvaayo natwanjulira omusajja omulala nga ono ye Hamza Ssebunnya era nga kirabika nga…

Read More »

Ziizino ensonga lwaki abayimbi b’e uganda balina okwenyumiriza nnyo mu Museveni. Kaabeere Bobi Wine

Nga akola live stream emyezi mitono ko emabaega, Omuyimbi Eddy Kenzo yavaayo nategeeza nti ekintu kyasinga okwagala ku gavumenti ya Museveni kwekuba nti yateekawo embeera eyeeyagaza mu bayimbi ba Uganda…

Read More »

Kenzo amaze nagaba enju ye eye Sseguku. Ekyebuuzibwa ajiwadde ani? Agenda kukwewuunyisa nnyo

Omuyimbi Edrisa Musuuza nga ono amanyikiddwa nnyo nga Eddy Kenzo yavaayo naalayira obutaddamu kusula mu nju gyebaagana nga ne maama w’omwana we Rema Namakula nga kino kyaddirira Dr Hamza Ssebunnya…

Read More »