Bobi Wine atolose ku ba poliisi naayolekera e Busaabala ku one love beach ewagenda okubeera ekivvulu kye ekya osobola

Ku makya ga leero Poliisi eyiye basajja baayo abawanvu nabampi ku maka ga Bobi Wine agasangibwa e Magere ku lw’e Gayaza era nga eno ebadde yaakumutangira kugenda ku beach ye…

Read More »

Ekivvulu kya Bobi Wine kikubizza Bajjo ne Abtex mu katale ka Owino

Olunaku olweggulo abategesi beebivvulu Bajjo ne munne Abtex baalumbye mu down town era nga eno baabadde bagenze kutumbula kivvulu kya Bobi Wine ekya Osobola kyebategese wali ku one love beach…

Read More »

Banange sinze yatta Mowzey Radio. Nali mutaasa kwabo abaamutta. Wuuno kanyama ateeberezebwa okukuba omugenzi Radio anyonnyodde kkooti biki ebyali mu bbaala.

Omusajja ateeberezebwa okutta omuyimbi Moses Ssekibogo eyali amanyikddwa ennyo nga Mowzey Radio avuddeyo neyeegaana okubeera nga yeenyigira mu kutemula eyali omuyimbi wa Goodlyf ono. Mukwewozaako kwe mu kkooti enkulu Entebbe,…

Read More »

SENTE ZA MUZEEYI ZIRWANYIZZA ABAGAGGA SK MBUGA NE BRYAN WHITE

Mubiseera omugagga Sk Mbuga bweyali mu kkomera e Dubai ne Sweden, omugagga omulala nga ono ye Bryan White yakyekola mu kusaasanya sente era nga ono yaziyiwa nga buyiyi pakka ekiseera…

Read More »

Grenade olwavudde ku muka Sk Mbuga nadda ku namwandu wa Ak47 era nga kati gwasabula amatooke

Grenade official era nga ono muyimbi mu kibiina ekya TNS era nga yakuyimbira ennyimba nga nkuloga kirabika eddogo lye kati likola kubanga bwavva kwono ate nga abuukira omulala era nga…

Read More »

Mc Kats alangidde Spice Diana ne manager we Roger obubbi. Mbu babba collabo ya Fille ne Ray G eya “NINA OMUSHESHE”

Omukozi wa Tv omututumufu era nga ono mwogezi mu mabaala era nga ono ye Mc Kats leero avuddeyo naalangira manager Roger era nga ono ye manager wa Spice Diana obubbi…

Read More »

Madox Ssematimba amaze naakirizza nti Jose Chameleon Legend

Jebuvuddeko wabaddewo embeera yookukubaganya empawa oba nga ddala omuyimbi Madox Ssematimba byeyayogera nti Jose Chameleon ssi legend bituufu oba nedda era nga abamu bagamba bituufu naye abasing nga bagamba Chameleon…

Read More »

Ssenyonga waloga mukazi wange Teddy ekikulukuto nga naakatandika okututumuka naye olowooza saakimanya. Okusirika sibeera mussiru. Kasajja gwe oli kalogo nnyo- Bujingo ayogedde ebikankana eri munne Ssenyonga. Amulangidde obulogo

Olutalo wakati w’abamu ku basumba abakuukuutivu omuli Bujingo nga ono wa ku house of prayer ministries ne munne owa P5 era nga ono ye Pr Ssennyonga lulabika nga ssi lwakuggwa…

Read More »

Katonda yamuntuma nga saadaaka. Wuuno omulokole asaadaase mukazi we naategeeza nti katonda yeeyamulagira

Kukyalo Busiika mu district ye ziroobwe weewagudde ekikangabwa omusajja ate nga ono musumba mu kanisa yaabalokole bwasazeeko muganzi we omutwe era namutta naalumiriza katonda okumulagira okukikola Makubuya Ivan nga kati…

Read More »

Zari Hassan ne Diamond bakyatambuliza ddala ensonga zoomu kisenge. Tanasha Donna omutima gumwewanise.

Kuntandikwa y’omwaka oguwedde, abaagala ababiri Diamond Platinums ne munne Zari Hassan baavaayo nebalangirira nga buli omu bwatadde munne era nga bwebeekyaye era Zari naalangira Diamond obwenzi obutagambika ne Diamond namuddamu…

Read More »