BOBIWINE KILIZA NTI GWE EYASSE ZIGGY WYNE – TULI BANTU BAKULU TUTEGEELA SSEBO NTI OKUFAAKWE WABADDE OKUFUNAMU NYO

By: shifrah kayaga: Oluvanyuma lwa omuyimbi ella nga ono mbu yali mukwaano nffa nffe wa bobiwine okuffa ella nga nekyamusse paka nakati kikyeewunyisa abantu, bangi bavudeyo nebategeeza nti ono alekele awo okwebuzaabuza nga atamanyi mazima

Ziggy wyne abadde muwagizzi wa people power owoolulango ella nga oluvanyuma lwokufakwe, bangi nadala abebyobufuzi baavudeyo nebawandika obuwaka bwokusaasila elli famire yomuvubuka ono nga bwebayogela nga ono wabadde omuwagizi wa people power.

 

Kinajukilwa nti ziggy yatibwa ella nga embeela jebamusangamu yanli mbi dala nga ono yasalibwaako engalo zoobi mpozzi nokumujamu amaaso. Nolweekyo bangi bazze bategeeza nti okuffa kubyobufuzzi yandiba ensonga lwaki ono yatidwa mubukambwe

 

Recommended For You

About the Author: admin