“BYENAKOLA NABIKOLA LWAMUKWAANO, BINSOBEDE MUMPE KUMAGEZI.” – BECKIE JUUKO ALI MUMAZIGA, ASABYE OBUYAMBI

By: Shifrah Kayaga: Enaku wetwoogelela nga eluma mwana muwala beckie juuko oluvanyuma lwomwagalwa okusaasanya obufaananyi bwe obwekyaama

Kitegeelekeseeko nti ono abadde mumukwaano munji nomuntu we atanamanyikwaako manya wabula ono olwabadde okwaawukana, nafulumya obufaananyi bwe obwomukiseenge ekimuleetede enaku

Ono wetwoogelela nga amazigga akaaba gansuuwa ella bwatyo asabye abantu bamuwe kumagezzi kuki ekyokola

Laba engeri Jebeteeka tekelamu Omussajja ngamugenda okwekola

Recommended For You

About the Author: admin