By: Shifrah Kayaga: Bagamba ekintu kimala kukugwaako olwo nolyooka opapa ella nakatti yensonga eliwo wakatti wa remah namakula nne eddy kenzo.
Olunaku olwegulo omuyimbi kenzo yawandiise ebaluwa eyalesse bulyoomu nga anakuwadde oluvanyuma lwokunyonyola engeli jabadde ayagalamu mwanamuwala remah ella nga bwekibba kisoboka bayogelle ensonga eziliwo bazigonjoole.
Wabula, remah yelemye nga ategeeza nti waali katti musanyufu ella doctor Hamza Ssebunya mwetegefu okutuukiliza ebilooto bye nadala kukikwaatagana kubyeembaga. Abamu ku bantu mukusooka baalooozeza byakusaaga naye jebyagweledde nga kituufu emikolo jituuse.
Yye eddy kenzo waali tali bulunji olwengeli jeyawandiseemu message yoku facebook nga alinga eyegayilila mukaziwe akomewo.