“REMA SILINA MUNTU GWENAMUBYEEKO, NAMUSANGA MUMAZIGA NEMUNAAZAKO ENAKU. BAMBI TEWABA ANENYA” – DR SSEBUNYA HAMZA ALINA KYAGAMBA

By: Shifrah Kayaga: Love ento enyuma banange naye nomukyaala remah wamu nne doctor wwe mwami ssebunya hamzah omukwaano gubasazza kimu okuva weekend ewedde bweyatandika.

Olunaku lwegulo omwami obweda gwebamanyi nga owamanyi ella husler yewunyisiza abantu bweyatulise naakaba nga ategeeza nti singa kisoboka rema yandibadde amusonyiwa namudilamu mumpola mpola ella yye mwetegeffu okunyuusa mumpisa.

Wabula, doctor ssebunya ayanukudde kunsonga eno nga ategeeza nti talina gweyabyeeko mukazzi wabula rema yamusanga akaaba nga ali munaku ella awo yye nasalawo okweewayo amunaazeko enaku engeli jekili nti naye yali single

Yyo embaga wetwoogelela nga enteeka teeka zigenda mumaso ella mu noverber, twetegeke okwambala gomesi.

Recommended For You

About the Author: admin