LABA OLUTALO: “FIFFI DA QUEEN, TODAMU KUNJASAMILA, OLYAAWO WADIBA LWAKUBEELA UGLY KATTI OYASAMILA FFE ABEEKOLELELA EDDA” – OS SUUNA ATAMYE LUNO

By: Shifrah Kayaga: Luno lwandiba nga lutandika butandissi naye kyo ekituufu tetumanyi bwelugenda kugwa. Omuwala fifi da queen yagenda neyeelijja kubitelijibwaako katti yesaawa amameeme gamukube.

OS Suuna yemuyimbi bulyoomu gweyali tawulilangako nga yelumangana na presenter okujako lweyasimatuka ebya swakaba elli ba Dj ba Uganda ella nebalayila obutadamu kukuba music we paka nga yeetonze.

Kinajukilwa nti lumu omuwala fifi da queen yavaayo naawe endowoozaye kumusajja os ella nayogela yye nga omuntu kyeyali alowooleza os. Wabula, bangi bayogela nebanyonyola nti fifi yali akozeemu bubbi okuvuma os ella nebamunenya nyo nga okugamba nti Omulangila Suuna yali mulogo.

Wabula, omulilo olwaakolela, os naye yaanyiga ekyamuletela okwoogela buli kimu ekyaamuli kumutima ekintu ekyakanze abantu

laba video eno

Recommended For You

About the Author: admin