By: Shifrah Kayaga: Eno mubuganda jebayita ensasage oluvanyuma lwomwami eddy kenzo okubanjja rema namakula obusente bweyamuwola nga atandika omulimugwe ogwokuyimba.
Oluvanyuma lwa eddy kenzo ne remah okwawukana, rema kinajukilwa yasazeewo neyefunila omusajja omulala ekintu ekyalumye kenzo natuuka nekiseela okulowooza nti watya nga ono bulijjo amwendako.
Wabula, ono yawulidde obusungu ella nategeeza nti saawa yona wakwoogela ebyaama ebigenda mumaso ella nga bino bibaddewo wakatiwe nemwana muwala rema namakula.
yiino emboozi ya rema nga aleseewo mwana mulenzi eddy kenzo