BITABUSE: JACKIE CHANDIRU ADDUSE MUDWAALIRO JABADE AKUMIBWA, ABASAWO BAWUNZE NEBANYONYOLA NTI OBULAMUBWE BULI MUMATIGGA

By: Shifrah Kayaga: Getukedde nago olunaku olwaalelo simalunji oluvanyuma lwomuyimbi jackie chandiru okutuka mudwaalilo jaabade akuumibwa okumala akaseela akawela

Kigambibwa nti jackie chandiru abadde ku reharb oluvanyuma lwokukozesa ebidagala dagala ebisukilidde atte nga esaawa yeemu bwannywa omwenge. Ono akaseela wayita kabale omutwegwe negutabuka ella abamu kyabavunula nga bagamba nti wano yali agudde edalu.

Jackie yatwaalibwa mudwaalilo okufuna obujamjabi ella okusiizila kubasawo abakuggu, yamala nasuuka olwo naweebwa amagezi okwesonyiwa buli kintu ekitamiza bwatyo neyeeyongelayo ne music carrier yye.

Wabula, akabanga tewaayita kangi ngono azeemu okozesa ebilagala omuli enjaga, tobacco nomwenge omunji wano nga ebeela yadamu netabuka ella nadusibwa mudwaalilo. Naye webukeelede nga amawulile go simalunji oluvanyuma lwa jackie omutwe okutabukia dala ella bagenze okuzuukuka nga yaduse dda

Abasawo wamu ne police balajanidde buli kiisi akuba emunye kumukazzi jackie chandiru abategelezeewo kuba wanno ono waali asobola okukola obulabe kumuntu yenna gwasisiinkana mukubo

Recommended For You

About the Author: admin