By: Shifrah Kayaga: Omuyigo ogubadde gusuza abantu nga batunula gumaze negugwa oluvanyuma lokuzuula mwana muwala eyaliko omuyimbi mu ba blue 3.
Kinajukilwa nti ebanga eliyisse enabega, omuyimbi Jackie kyandiru yagenda naduka mudwaalilo jeyali akumibwa ella wanno nga kino kyaaleta akasatilo elli abasawo wamu nabeganda saako nemikwaano jja jackie
Wabula leelo zigenze okuwela saawa mwenda ogwemisana nga omuwala ono azuulidwa omu kubategesi bebivulu amanyidwa nga balaam. Ono amaze nanyonyola ensonga lwaki yakakibwa okuduka mudwaalilo jeyali akumibwa.
Jackie ayatude nti yawulila nga abasawo bateesa kukumutemako omukono nga bagamba nti guno gwaali guvunze oluvanyuma lwokukubako empiso zenjaga. Kino kyamutiisanyo ella okukakana nga ono abuse ekikomela aveeyo mubwangu dala.