Luno lunabe lwenyini. Omugole omupya banji bazze bamulowooleza okukola agazze agenjawulo omusajjawe omupya atele amulekewo naye muswadde
Okuva remah namakula bweyasalawo okulekulila amaka ga eddy kenzo age’seguku nasalawo okweyunga kubaawe omujja amanyidwa nga Hamza Sebunya, banji bazze basabilila ono bamukwaate nga afazaali ayenda nomusajja omulala hamza amulekewo naye bibasaze.
Banji bwebaalaba ebifaananyi bya remah ne hamza mukusooka baawunga ella beebuza oba gano mawulile batuufu oba bipali, wabula, oluvanyuma lwa eddy kenzo okukuba omulanga nga ali ku social media page yye nga bwasaba rema amusonyiwe awo abawagizi nebategeela nti bituufu
Naye bantu abasing omusango baaguteeka ku eddy kenzo gwebanenya okweemamaaza nga ate yalina ekyaatika
laba video