“BAALYOOSE NEBAKUGOBA, OBADDE WEEFUDE EKILALA KU FAME NGELINGA EYIYO” – DOUGLAS ASANYUSE NGA MC KATS BAMUGOBYE OBUGULU

Bino bitandika butandisi naye ne mc kats yalugudeko oluvanyuma lwekiwandiiko okufuluma nga agobedwa kubaala bulyoomu jabadde amanyi nga eyiye

Banji baasose biwakanya naye oluvanyuma lwamawulile okusaasana, banno batandise okubikiliza ella nebasaasila musajja mukulu ono kuba gwo guno omwaka gwandiba tegumutambulide bulunji wadde oluvanyuma lwokukyayibwa eyali omwagalwaawe fille.

Abeebala lya fame baawandise ekiwandiiko nga bategeeza nti ono abadde yeefude ekilala atte nga takiliza muntu mulala yena mugambako nga bwaatisatisa nti yye kunsi katonda yeka yamutiisa. abebaala bayongedeko nti kats abadde anywa ebyokunywa byabwe atte nga tasasula.

Banno bakukulumye nebanyonyola nti mc kats kakyaanga atandika bakolela kubaala, tewali kilo kyeyali aleeseyo million eziwela esatu. Mbu yye kyabadde amanyi okukola kyakuleeta mikwaanojje nebanywa atte nebagaana okusasula

 

Recommended For You

About the Author: admin