“TEMUDANGAMU KUMBUUZA KU KA SHEILLAH GASHUMBA, NAKAKOOWA NOMUTIMA GWANGE GWONA” – FIK FAMEICA AYANUKUDDE ABAMUBUUZA KU SHEILLA

By: Shifrah Kayaga: Omukwaano kituufu gunyuma bweguba gutandika naye bwegukadiwa bulyoomu aba tayagala kumujukiza kumunne ella naguno bweguli ku love eyaliwo wakati wa fik fameica nne sheillah gashumba.

Ababiri banno tebaamala kaseela kawanvu nga beeyagala wabula okuva bwebaayawukana, bulyoomu tayagala kutunula kumunne wadde. Fik fameica olwaabuzidwa ogwaaliwo wakati waabwe, yatunudde elli nanyigilawo ella naasaba abaabade bamubuuza ebibuuzo balekele awo okwogela kunsonga ezzo.

Wabula, yye sheilla olwamala okuva ewa fameica nabakilawo God’s Plan nga ono yemusajja gwaasize okutijisa okutuuka nekiseela kyokwekupya tatoo yelinyalye mumugongo. Naye nga tuze mumazima, gwe olowooza sheilla gashuba wamu nemunne God’s Plan balina yabanaatuka bobilili oba bino byabulimba?

Laba video ya fick fameica

Recommended For You

About the Author: admin