“TEMUDAMU KUVUMA REMA OLWOKUSALAWO OKUNJAGALA, OMUKAZZI ALABYE ENAKU NYINJI MUMULEKE YEEYAGALE” – DR. HAMZA ASILISIZA EMIMWA JABANTU

By: Shifrah Kayaga: Eno ndowooza mubingambo ebitono jebayita love super kuba mwana muwala remah namakula wamu nemunne ssebunya hamza bongedde okulaga nti tewali kigenda kubaawula.

Oluvanyuma lwabantu okutandika okwogela ebisongovu nga banenya remah namakula okuva eya eddy kenzo nasalawo okufuna hamza nga baawe omupya. Abantu bazze bayogela nga bamuvuma obwenzi obususse wammu nobutateleela.

Wabula, dr hamza alazze obusungu nga awulila yenyiyidwa kubingambo ebigenda byogelwa kumukaziwe omupya ella ono nategeeza nti remah siyeeyamukwaana wabula hamza yeeyasima nasalawo okutuukilila omuwala ono.

Hamza ayongedeko nti kakibe kki tewali kigambo kyamuntu kigenda muleetela kwesonyiwa remah kuba yye yalonze yamaze nolwekyo ababade boogela nga mulowooza nti ono ekintu agenda kukita muswadde kuba yye yaze amazeeko.

Recommended For You

About the Author: admin