By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwolutalo okubalukawo ku concert ya Catherine kusaasira ronlad mayinja bweyaweledwa akazindalo okuyimba olwo natandika okuyimba enyimba ezisomoza Museveni.
Kinajukilwa nti concert ya Catherine kusaasira yabadewo kulwomukaaga ella nga wankubadde ono mukwaano gwabuli muntu, yasazeewo okusosola mubeyayise nga yye omuyimbi bobiwine teyalinye ku serena olwomukulembeze wegwanga okubeela nga yeyabadde omugenyi omukulu.
Wabula, ekyanyiziza nyo Catherine kyekya omukulu ronlad mayinja okuyimba enyimba ezitagwaatagana ella nga wanno kusaasira yanoyeze mangu abategessi bajeko emizindalo naye nga mpaawo gwalabako
Bwatyo omukulembeze Yoweri kaguta Museveni olwasituse okwogelako elli abantu, yabasimye nyo ella nasaba omwami ronlad mayinja yedeko kuba bwekiba seekyo, music industry ya Uganda yakumulema.
Naye nga wamma gwe olowooza Ronald mayinja kyeyakoze kyabadde kibbi oba yasusse weyandikomye?