By: Shifrah Kayaga. Bino bikwaasa enaku naye nga bituufu kuba mwana muwala rema namakula bwomutunuulila tosobola kumanya nti empombo azze azigaba nga bwayagala.
Olunaku olwaalelo twakukuganyiliza enamba yabasajja abakameketa remah namakula naye nga wetwoogelela yye doctor nga ono yagenda okuba rema namakula ekidaala saawa yona yawunze dda.
Eddy kenzo yemusajja asooka nga ella ono yabadde taata womwanawe Amal musuza ella nga babadde babeela side ze seguku jebabadde baliila obulamu okutuuka omuwala rema bweyasazeewo okulekulila eddy kenzo oluvanyuma lwokumusaba embaga emyaaka etaano ejiwedde najimumma.
Mathias Walukagga yemusajja owokubili ella nga ono yeyali bba wa remah namakula nga tanaba kulaba omuyimbi eddy kenzo. Wabula, enjawukana yaabano yewunyisa abantu oluvanyuma lwa walukaga okusaba rema namakula tabloid jeyali yamuwa.
Ssebunya Hamza nga ono yemusajja aliko katti yalabisse okukuba remah namakula ekidaala esaawa yona. ono amanyidwa nga omusawo ella azze alwana entalo nyinji okuva bweyatandika okwaagala rema nga abamu kubasawo bamuvunaana ogwokwegomba omulwadewe
Aba B2C nabob bali mu mbu ella nga kiteebelezebwa nti omu kubo yeyasalawo okwemisa remah olwono alyooke amujeko stress ya eddy kenzo okugaana okumuwasa ella bwebatyo nabasalawo nokukuba akayimba ka gutujja
Bebecool kigambibwa naye yakitayo nti olwo kwekukuba akayimba ka ne rema namakula nga amaze okuloza kubibala bye. Kigambibwa mbu bebe yeeyaleetela remah namakula okuyingila music ella yye remah teyejusa buli kyeyakola na bebecool.