Video Bakulu boka: SENGA MIREMBE ATUNYONYODE ENSONGA EZIVIILAKO ABAFUMBO OKUYOMBAGANA BULI KASEELA

By: Muto wa Senga: Leelo ye saawa tuyige kubintu ebimu ebikwaatagana namaka nadala nga tugenze kunsonga zabamulamu wamu nabeganda abalala mu famire zaabagalana.

Twatudde netweebuza nti gwe olowooza kiki ekiviilako bamulamu okuva mu famire ezenjawulo okubeela nga tebeematila. Kino ekintu twegendeleza nga yeemu kunsonga enene ezileetela nabagalana okwaawukana olwokuba baganda bomusajja tebaagala baganda bamukazzi.

Ebiseela ebisinga bano babella nensonga zabwe ezomunda ella nga bwoba wegendeleza, banno bwebafunamu obutakanya ella nebayomba, batela okwatula ebyaama byabanabwe mulujudde ekintu ekileetela obukyaayi buno okweyongela lubeelela

Senga mirembe atutangazizamu ku kki ekituufu ekileetela bamulamu okubeela nga tebakwaatagana

 

Recommended For You

About the Author: admin