BITABUSE: REMAH AGOBYE BA TREASURER ABABADDE KUKAKIIKO KA MEETING YE’MBAGA YYE NE DR. SEBUNYA – AGABYE NTI BANO BABADE BAYITILIZA OBUBBI.

By: Shifrah Kayaga: Kyona kyekili katusabe kibeele nga kijja kutuuka kigwe kuba katti kitegeelekese nti remah atandise nokwelabila emikwaano nga agamba mbu banno babi.

Kinajukilwa nti embaga yomukyala namakula rema wamu nemwana mulenze hamza sebunya yo etuuse ella meeting zatandise dda. Wabula getwakafuna gega remah okubeela nga yatandise dda okusuunsula abantu abali kukakiiko kembaga nga agamba nti abamu kuno babbi

Remah ayongedeko nti engeli embagayye jetuuse, yesaawa ulyomu okutandika okubeela serious kuba ayagala embaga yye ebeela yabweewunyo ate nga elle ejudde ebyaakabi byona kyetutamanyi oba kinaasoboka

Bwatyo remah yasazeewo okukyuusa ba treasurer nga agamba nti abamu kubano batandise okuba sente ezisondebwa nga bwebeebuza buza.

 

Recommended For You

About the Author: admin