WEASEL AVUMYE ABAWAGIZI BBE NABAGAMBA BAFAANANA EBYABAZAALA – AYONGEDEKO NTI TEBADAMU MUWANILA MULAMBO GWA MOWZEY RADIO OBA BAAGALA BAMUZIIKULE MABULYE

By: Shifrah Kayaga: Eno jebayita ensasage mu music industry oluvanyuma lwomuyimbi weasel okuvaayo nawemula abawagizibe abamutijisa omugenzi mowzey radio nabagamba bagende bamuziikule bamulye.

Kinajukilwa nti ebanga eliyise emabega, omuyimbi waabona moses sekibombwe yatuva mumaaso oluvanyuma lwokweyunga mukulwanagana nabakuumi be baala emu entebbe eyitibwa Da Bar ella nokuva lwebaamuziika, amazima teganamanyibwa ekituufu engeli jeyafaamu.

Wabula, kooti egenda mumaaso nokuwoza omusango guno naye nga bbo abeganda bomuyimbi byabasobela dda kuba tebamanyi lwaaki police bweba elina footage yabuli kimu ekyaagenda mumaaso olunaku olwo, lwaki bakyameledwa okukwaata eyakola etemu

Yye wease webwaakeledde nga munyiivu nyo olwabantu okumutijisiza mowzey radio eyaffa nga yye omulamu akyaaliwo. Ono agenze mumaaso nabavuma nokutuuka okubafaananya ebyaabazala olwokuba balemeledwa okumusiima kumanyi gayongede okuteeka mu music

Wease agenze mumaaso nabategeeza nti bwemuba mukyaayagala nyo mowzey radio nga bwemumutijisa, mugende mumuziikuleyo ayimbe atte bwaba tasobola kulamuka omulambogwe mugulye tumanye nti mumwaagala okufaako obuffi.

Recommended For You

About the Author: admin