By: Shifrah Kayaga: Bino bikwaasa enaku naye nga atte tetulina kyaakukola kuba mwana muwala remah namakula yasalawo nga ava kuntobo yomutima gwe.
Oluvanyuma lwa rema okuvaayo nayatula nti wakutandika obulamu obupya ne dr sebunya hamza, eddy kenzo yawunga natya nyo nokutuuka okuwandika ku social media page yye nga bwatayagala remah kugenda nae bwaaba kyasazeewo tewali kyakola.
Abantu abenjawulo baavayo nebasaba remah okubeela nga adilamu eddy kenzo afazaali amusonyiwe kuba yali ayize ensobiize naye nga wa. Bwatyo ono yava e seguku jeyali abeela ne eddy kenzo neyeeyiwa mumaka gomusajja we omupya.
Nabwebatyo wetwoogelela nga yo embaga yaababili banno elli munteeka teeka ella nga ne meeting zokwanjula zaawede dda. Remah yatuuse nekiseela ekijja amal musuuza nga yoono omwaana gweyazaala mu kenzo e seguku namutwaala jaabala ewapya.
Eddy kenzo leelo avudeyo naalaga okunyolwa nga ategeeza nti kyo ekituufu afubye nga bwaasobola okwegumya naye atidde obulamu bwokubeela omu kuba remah yemukazi abadde amutegeela.
Banji ensobi eno bajitadde ku eddy kenzo gwebagamba mbu yagayaalilila nyo omuwala ono nga atte remah kyeyali asaba kyaali kitono ekyookumukuba embaga.
Laba video