By: Shifrah kayaga: Luno lulabika okubeela nga telunagwa oluvanyuma lwokunoonyeleza amazima embeela ebadewo wakatti wa winnie nwagi nomukoziwe alumiliza nti nwagi yamuwutudde agakonde okukakana nga ali kukitanda
Emboozi eno yakute nyo kumitima jaabantu nga bulyoomu yeebuza lwaki nwagi yakoze ekikolwa nga ekyo okukuba omuntu omukulu okutuusa bweyadukidde mudwaalilo nga ebeela sinungi wadde naakamu. Ella kyategeelekese nti nwagi teyakutte wadde ekikumu kukiwa house girl ono
Obusuungu kyekintu ekikyaasinze okutukozesa ensobi naye okusiinzila kumboozi kigambibwa nti omukozi ono azze yemakulila mubintu byamukama we okumala akabanga akawela. Abadde nga yegeza mungoyeze waatali, mungato ze nebintu ebilala bingi
Tetuganye omukozi ayina kuyisibwa nga muntu naye nokukwaata echupa yamukamaawo nojinweelako obeela osuse. Atte ne nwagi okukozesa obusungu obutasaanidde kyayitilidde nyo kuba ono mukifoo kyokweetonda yategeezeza nti yamukubye nabiwelo
Nwagi ebanga liyyise nga bagamba mbu akaozesa nyo obussuugu ella abantu abasinga bagamba yensonga lwaki talina namwaagalwa kuba ayagala nyo okulwaana atte watamiila olwo negujabagila yensonga lwaki nemikwaano alina mitono
Sooka oba video yemboozi yabanno otugambe gwe kiki kyolowooza