By: Shifrah Kayaga: Bagamba wali abantu abamu nga bwebakoona kunsonga nadala wamu muyuganda, ebeela yalumye abantu banji ella nga peng peng wamu nemune isma tebaalutumidde mwana naye basazeewo bajje basomese ronald mayinja esomo ayige
Luno lwebayita olutalo sinzigu ella ffe tetumanyi ngeli ronald mayinja jaagenda kukikolamu oluvanyuma lwokulumbibwa abasajja evumulo abbe swedden nga bano tebawemudde woowe. Peng peng ne isma baavudeyo okulwanilila endembe lya catherine
Isma yasinziilide wano nakakasa ronald mayinja nti yesaawa alekele awo okuzuunza obukooti nga yeeyisa kumuseveni nga bwamusabiliza obusente sente. Ono amugambye nti olulala bwaba ayagala okuyisa obubaka elli president ategeke show ye ku serena amweyitile olwo alyooke omuyimbile.
Banno basabye ronald mayinja olulala aleme kweyisa nga mwaana muto kuba mukusooka mumyaaka jja 90s, ono yali afaanana nga engumba gumba kyoka kati mu 2019 yena anyilila kati atte avevenga nga bwebizeemu
Sooka olabe video