Bobiwine awandudde omulilo elli abaagala okujawo obukoofila obumyufu – Ategeezeza nti bajewo obutiitizi kuba nebwekiba kki tebajja kuwangula

By: Shifrah Kayaga: Olunabe lutaandise nadala elli ababo bonna abalowooza nti obukoofila obumyuufu bwakuvaawo mubangu dala olwokuba batidde abantu okulonda people power mu 2021

Bobiwine wanno wansinzidde ku firebase nategeeza abantu nti tebatiisibwa tiisibwa kuba eno uganda yaffe abantu abajilimu nolweekyo oyo yena eyandiyagadde okuyingilila emdeembe lyabantu kukyenyambala bakuwabwe omulilo

Ku firebase waabadeyo abayimbi banji omuli ne Dr. Hilder Man eyategeezeza nti kakibe kki ekintu kyaffe mu 2021 ella bulomu alina endaga muntu wakweebelelamu kuba uganda tubadde mubusibe okumala ebanga eliwela.

Kinajukilwa nti bobiwine oba abanji gwebamanyi nga robert kyagulanyi yayatula nga bwagenda okwesimbawo mu 2021 ella nga wano teyayagala kumalila bantu budde wabula yayatula nti wano agnda kujila mukiffo kyabwa prsident wa Uganda.

Sooka olabe video

Recommended For You

About the Author: admin