By: Shifrah Kayaga: Mwandilowooza nti olumu ebintu ebikolwa bimala gagwa naye bo abawagizi ba people power basiza wamu nga bwekisoboka okulaba nga edembe lyamwe teliyingilidwa
Emabegako police ya Uganda yavaayo newela obukoofila obunyuffu nga egamba nti bunno buleetawo obunkenke mugwanga. Kinajukilwa nti obukoofila bunno kabadde kabonelo akalaga obwawamu nelyanyi lya people power
Wabula police okuvaayo nebuwela kyanyiiziza nyo abantu okutuuka okugamba nti banno basusiza akamanyilo. Police yayongedeko nti oyo yenna anasangibwa nga ayambadde akakoofila akao wakukwaatibwa natwalibwa mumbuga zamateeka abantu babulijjo kyebawakanyiza
Ella banno bategeezeza nti tebajja kumala gabalinyilila nga bagwiila. Bajja kukola buli kyebaagala
Laba video