By: Shifrah Kayaga: Luno lwo lulabika silwaakugwa katti oluvanyuma lwolutalo okugulawo wakatti wa pastor aloysious bujingo wammu nemunne pastor jackson senyonga
Entabwe okutandikila kunsonga eva ku independence night ella nga kinajukilwa nti buli october, abalokole babade ngayo ne independence night ekilinga ekivulu mwebasabila ebizibu byabwe byona nga kinno kibadde kikulilwa omwami pastor aloysious bujingo
Wabula, olwempalana eliwo wakatti we ne pastor jackson senyonga, ono yasazeewo nagenda nagula independe night okuttuka lwalikoowa okukozesa ekisaawe kinamboole ekintu ekitegeeza nti bujingo takyaalinayo kiffo
Kino kyalumyenyo pastor bujingo okutuuka okugamba nti bulijjo jackson amutadeko ekifuba naye teyamanya nyi alituuka kusa ekimujako edembe nesanyu lye.
laba video