By: Shifrah Kayaga: Ffe ogwokunoonyeleza gwaffe atte kili eli mwe okutugamba kki kyemulowooza kunsonga ezimu nadala bwekijja kubyobufuzi
Sk mbuga yali yasibwa e sweeden okumala omwaka kumu nemwyezi ejigwaamu, wabula yagenze okuteebwa nga munyiivu nyo ella nga yetegese okusobela buli omu alowooza nti yali asilanidde mukomela nadala abbo abaali befula ebemikwaano nga akyalinamu sente
Wabula ono mu interview olwabuzidwa wa jaagwa, yategeezeza talina jaagwa naye ella tajja kuwagila gasajja ga rasta kuba yye alabila dala tebalina mulamwa okujako okukola obuvuyo buli kaseela nga tebalina kigendelelwa wadde
Mbuga yayongedeko nti abantu nga ba rebecca kadaga yye abatwaalila dala nga amazila kuba newankubadde yali mumbeela mbii, banno tebamulekelela buli lunaku lweyamala nga ali e sweeden, bamutegeeza nti buli kimu kijja kuba bulunji kakibe ki
Sooka olabe eno video