By: Shifrah Kayaga: Kino ndowooza kyebayita ensi okubeela kubunkenke oluvanyuma lwabamu kubakulu okuvaayo neboogela ebyaama bulyomu byaabadde alinze okuwulila
Pastor Male nga ono yakwasaganya okujawo obuli bwebisiyaga wanno mu Uganda yabadde munyiivu nga anyonyola engeli abayimbi abamu jebayingide mu omuze gunno olwokwagala okufuna sente kyoka bano nebaguyigiliza nebanaabwe
Ono ategeezeza nti wabula omuyimbi eyasinga okumunyiiza yooyo eyayimba nobwaana kyoka mukiffo kyokubeela nga ebintu abyeelila yeka, ono yatandika nokuyigiliza abalala yensonga lwaki afuna etutumu eliyitilidde
Male avumilidde buli ali mumuze gunno ella nategeeza nti alina okukola nga bwekisobola okubaanika munsi