By: Shifrah Kayaga: Luno lwo silwakugwa katti nga okuva mwana mulenzi eddy kenzo bweyasazeewo okuvaayo ayogele kunsonga ezigenda mumaaso wakatti we ne remah wamu ne sheikh muzaata
Eddy kenzo yalangililidde nti agenda kubotola buli kyaama kyamanyi ella wanno abawagizi bbe bonna obwedda balinze wabula, ono agenze okujja ayogedde nakaaba kungeli abasilamu webatamulazeemu buwagizi nabwawamu munsonga ezigenda mumaaso
Ono yayongeddeyo nategeeza nti kale bwebaba abantu tebaagala kumulwanilila yye wakutandikawo olutalo lwe yeka ella nakakasa nti oluba okukomawo wakutuukila mukisaawe entembe ayolekele ekibuli
laba video