By: Shifrah Kayaga: Bitabuse ella ensonga zino bwezitagwa kati wandibaawo ebyaama ebibotolwa. Eddy kenzo atidde najayo vide remah bwamusindikidde message emutiisa tiisa
eddy kenzo webwaakeledde nga asuubiza bantu kuba nga ayagela amazima kubuli kimu ekigenda mumaaso mubulamubwe. Ono yasuubiza abantu nti kusaawa kumi ezolwegulo ella olwagenze okuwela saawa zino nga omukulu yatandise dda okuyogelako nabawagizi bbe
Remah alabudde kenzo okwedako kubyayogela kuba namala atandika okwogela buli mazima agaali mumaka ga eddy kenzo, ono yanditya okuvaayo e colombia jaali nasalawo okwekweka eyyo. Kino kiwaliliza kenzo okujayo video jaabadde yatadeyo
Sooka olabe video eno