By: Our Reporter: Buli kimu kiba nenkomelelo naye nomukwaano gwa Judith babirye wamu ne
minister sebulime gwo gulabika tegwaakoma bulunji
Bano baali bafumbo abempetta ella nga emikolo jaabwe jaaliwo omukwaka oguwedde nga
omukwaano gwaali kubasaza kimu. Kinajukilwa nti omusajja ono yalli mufumbo wabula yalekawo
mukaziwe nalyooka awassa Judith babirye
Wabula, ebigambo binji ebyayogelwa omwaali nenanyini musajja okuvaayo nakolima nga agamba nti Judith babirye teyandibadde yye namujako omusajjawe gwebazadde abaana babwe. Wabula babirye binno tebyamulya ella yagenda mumaaso ne plan zze
Judith babirye wetwoogelela katti nga ensonga zimusobedde kuba okuva bweyagenda ebweelu
okuzaala ono abadde tadaanga. Yye omusajja yadawo dda nemukaziwie ella nga katti bategeka
mbagga eyaamanyi