By: Shifrah Kayaga: Muli kyeebako esanyu kileeta amaziga naye nemwana muleezi eddy kenzo yonna jaali ali mumaziga oluvanyuma lwomuntu gweyali ayita mukaziwe okutwaalibwa
Remah namakula nne hamza leelo gwemukolo gwabwe ella nga wetwoogelela nga abagenyi baatandisse dda okutambula. wabula yye eddy kenzo yaduse dda mugwanga oluvanyuma lwokutya okulaba nga omuntu we bamutwaala lubeelela
Eddy kenzo banji bagumusalidde nga bagamba nti kyamugwanila olwengeli jeyalagajalilamu remah namakula nga ndowooza amanyi waali lubeelela. Gwo omukolo guteledwaamu sente nyinji nyo ekileetedde abantu okusigala nga batenda
Laba video