Tufudde: Sheikh Muzaata abizeemu, avumye eddy kenzo obusilu nga bwamugamba nti talifuna mukazzi alimwaagala nga remah – Abantu bafudde enseko nga bwebakuba enduulu

By: Our reporter: Bino byo sibyakugwa katti naye nomukulu sheikh muzaata yomu kubasajja betulaba nga abaamanyi atte nga bweboogela ekigambo tobasuubila kumala gakizaayo.

Leelo kwekwanjula kwa remah namakula wabula ekyewunyisa abantu banji abagenzze okusinga nne number jebaali bayiita kumukolo gunno. Wabula, olunaku lwaleelo lwelumu kuzebyaafayo oluvanyuma lwa remah namakula okwanula mwana muleezi dr hamza ssebunya

Kuvva dda nga abantu bategeeza nti binno byabulimba kyoka nga oluvanyuma lwokulaba okukyaala nga sikwakusaaga banno baakakasa nti mubutuufu remah yandiba ageeze. Newankubadde nga enkuba etonye kinno tekibalemesezza bantu kusanyuka

Mubagenyi abazze mwemubadde ne sheikh muzaata asanyusse enyo nga remah atwalibwa ella nategeeza nga bwamwagaliza obufumbo obutukuvu lubeelela

Sooka olabbe emikolo

Recommended For You

About the Author: admin