By: Shifrah Kayaga: Oluvanyuma lwokwanjula okugwa obulunji, omukulu remah namakula wamu nemunne doctor hamza baasazewo okugendako ku haneymoon bawumuleko ku stress ebadde esusse
Wanno banji baalabye nga kuno kubela nga kwonoona sente ella nebalayila nti remah wamu ne hamza bayiinza obutawangaala kuba omukwaano gwabwe bagutadde nyo mulujudde ekintu kyebagamba nti kikyaamu nyo
Remah bino abisekeledsde nategeeza nti kakibe kki ye ne hamza tebasobola kwekyaawa ella nasuubiza okumusanyusa lubeelela nokumubeelelawo nga buli bwekyeetagisa okusobola okulaba nga tajula wadde
Laba video