EBYA KITATTA TEBINAGWA – ABA BODABODA BEEWELA OKUMUGULAKO EMISANGO EMILALA.

By: Wasswa Denis: Abavuzi ba bodaboda okuva mu kibiina ekigata aba bodaboda ki Century mu Division ye Rubaga basabye poliisi okudda bakwatte abatereddwa kooti ya majje olunaku olwegulo.

Bano bagamba abateleddwa abamu balina emundu wadde tebaziraba era beralikivu nti bakuddamu okwegatta batigomye abantu.


Bano natte bagenze mumaaso nebawela nti kitatta wakugatibwako ekibonelezzo ekilala kuba saawa yona nabo beeyuna kooti baloope engeli omusajja Abdallah gyeyabatigomyamu wamu nobawambako biki zaabwe.

Please follow and like us:
error0
Loading...