Nze siri lubuto lwa Kenzo. namuwaako emirundi ebiri gyokka ate twakozesa bupiira bu galimpitawa nga twekuba amatooke- Lydia Jazmine ayogedde ebikankana ku nkolagana ye ne Eddy Kenzo

Omuyimbi era nga yoomu ku basinga eddoboozi mu nsi Uganda avuddeyo naategeeza nti ye tali lubuto lwa muyimbi munne Eddy Kenzo era nga kino kidiridde Jazmine okutandika okuyoyaayoya obuyembeyembe ne bbumba ekyali kraga nti alina olubuto era awo abantu ne batandikirawo okulusansa nti ono ali lubuto lwa Kenzo

Bino olwagudde Jazmine mu matu navaayo nategeeza nga ye bwatali lubuto lwa Kenzo kubanga ye yamuwaako mirundi ebiri gyokka ate nga baakozesa bupiira bu galimpitawa

Kinajukirwa nti enkolagana yaababiri bano kyekimu ku kyaviirako Rema Namakula okudduka ewa Eddy Kenzo nga amwekwas obwenzi era nga obudde bwabuwa abakazi abalala

 

Recommended For You

About the Author: admin