Katonda yamuntuma nga saadaaka. Wuuno omulokole asaadaase mukazi we naategeeza nti katonda yeeyamulagira

Kukyalo Busiika mu district ye ziroobwe weewagudde ekikangabwa omusajja ate nga ono musumba mu kanisa yaabalokole bwasazeeko muganzi we omutwe era namutta naalumiriza katonda okumulagira okukikola

Makubuya Ivan nga kati akuumibwa ku poliisi ye Bugema yatugambye mbu katonda azze amuloosa efunda eziwerako mbu akole ssadaaka eno naye nga yeerema kuba mukazi we nga amwagala nnyo naye ppaka bweyatendewaliddwa nga takyasobola kutenguwa katonda

Ono yaguddwako dda omusango gw’obutemu era nga waakutandika okuwerenemba nagwo.

Recommended For You

About the Author: admin