Chameleon ye akola ebintu nga bwayagala, Tali Professional wadde naakatono. Ate nga nze ebintu ssi bwentyo bwembikola:- Omuyimbi Hamonize atabukidde Chameleon

Omuyimbi okuva e Tanzania avuddeyo natubuulira ensonga lwaki oluyimba lwe ne Jose Chameleon olwa Inabanah lwakoma mukubo naye ye naaluggusa ne Eddy Kenzo ekyanyiza Chameleone

Hamonize yatutegeezezza nti Chameleon yagaana okusonda ssente za Video, nagaana okukwata amasimu wadde okuddamu emails ze ekyaleetera Hamonize okwegatta ne Kenzo

Hamonize yasigadde agamba nti bali mu nteekateeka mpya okukola ennyimba endala ne Chameleon ko ne Kenzo

Please follow and like us:
error0
Loading...