Omuyimbi asibuka e Nigeria nga ono ye Wizkidnga ono alina ekivvulu mu Uganda mu nnaku ntono nnyo okuva kati olwa leero ayingidde Uganda ku makya
Ono ayawukanyeeko ne nabayimbi abalala abajja mu ggwanga lino kubanga ye ajidde mu kannyonyi ak’obwanannyini kayite ka Private Jet
Ono yasuubizza nti agenda kugaba ekivvulu ekikyasinze mu Uganda era agambye nti kirina okusinga ku kya Lucky Dube