Omuyimbi Rema Namakula alabika nga alina amabanja mangi nnyo agamutuulidde naye nga kirabika kino ssi kyakumulemesa kukola bivvulu kubanga era yengeri gyalina okusasulamu amabanja gano
Yayanjudde olunaku lwa 13 feb omwaka ogujja nga lwe lunaku lwagenda okukolerako ekivvulu kye era nga kyakubeera wali ku Serena Hotel
Wadde nga ggo amabanja teganayanjulwa mu lwatu, Ekivvulu kino kyafunye dda ba sponsors era nga kitegekeddwa kooti