Olowooza nti oli mulungi nnyo kwago agabeere agalinga siripa:- Abawagizi abanyivu bazeemu okuvuma Winnie Nwagi.

Omwaka oguwedde gwali mukambwe eri omuyimbi Winnie Nwagi naye kirabika nga guno gwalisukkawo kubanga abawagizi okumuvuma batandikidde mu giya nnene nnyo ate okusinga ku guwedde

 

Kati Winnie Nwagi yavuddeyo nateeka akatambi nga azinira ku luyimba lwe olupya olwa Jangu era nga alaga amabeere ge gonna

Abawagizi baavuddeyo nebamutabukira era nebamuvumaavuma agagambo agasongovu nga mwemuli nokumugamba nti alina agabeere agalinga siripa abalala nti galinga sitookisi

Recommended For You

About the Author: admin