Wuuno omukozi wa NTV Flavia ayogedde ekyamukyayizza bbaawe Kabuura era nga ono mukozi munne ku Tv eno yennyini

Kaakano ssabiiti zeetoolodde nga emikutu gyi mubuna byalo oba jiyite social media gyibadde gyilaalaasa nti Flavia Tumusiime ne Andrew Kabuura nga bano bwebaayawukanye era nga bano bwebatakyalima kambugu

Ababiri bano baafumbiriganwa mu mwaka gwa 2019 era nga bwetwogerera bino basuubira omwana essaawa yonna

Flavia yategeezezza nti abadde azze awulira engambo nti Kabuura ajja amwendako era nga kino kibadde tekimuyisa nga bulugi wadde naakatono ppaka bwe yasazeewo

Please follow and like us:
error0
fb-share-icon80000
Tweet 5k
fb-share-icon20
Loading...