Bagamba nti omukwano guwangula bingi nnyo naye kirabika nga Chozen Blood ne Winnie Nwagi kirabika nga nabo bambi baakuwangula bingi nnyo
Bano babadde mu mukwano emyezi egiwerako kati era nga omukwano guno gwatandikira ku luyimba lwe baakola ababiri olwa YITAYO era nga luno bambi lwakola bulungi nnyo nnyo u ggwanga lyatu Uganda
Ono olwabuuziddwa ku mukwano gwabwe yazeemu nti” ekituufu Nwagi mukyala wanjawulo nnyo gwotayinza kugeraageranya , Nkoze naabayimbi abakyala bangi naye sibeera ngako bwenti nga maze okukola nabo nga bwendi ku Nwagi