Waliwo akatambi akasaasaanye ennyo ku mikutu gyi munaayiza wala nga kalaga omukazi eyeekobaanye ne bba okukuba omusajja abadde nga amubojjerera
Akatambi kano kasaasanye oluvannyuma lwokuteekebwa ku mukutu gwa twitter era nga gwayise ku mukutu gwa Vicceti era nga kigambibwa nti bino byabadde Nigeria ku kaalo akamanyikiddwa nga Ogun
Mu kuteekayo akatambi kano. Vicceti yategeezezza bwati “You people should come and watch triple threat Handicap match on Valentine’s Day sha “